News

Omulamuzi wa kkooti e Buvuma, Johnson Talemwa atuuzizza kkooti ku ttaka ab’ekitongole ky’ebibira (National Forest Authority, NFA) kwe baagala okusengula abantu abasoba mu 6,000.
Omukazi eyafulumide mu katambi nga aggyiddeyo bba ekiso azuuse n’attottola ekyavaako embeera eyo.
Nnamutikwa w’enkuba abaddemu omuzira ne kibuyaga agoyezza ebyalo 3 mu ggombolola y’e Namabasa n’atikkula amayumba g'abatuuze n’okusuula akasolya ka Watsemba Primary School.
Abalimi b’ebikajjo batuzizza olukiiko okutunuliira ebibasomoozezza n’engeri gye bayinza okutereeza omulimu gwabwe ...
BBAATULE y’emmotoka yonna kasita ekendeera omuliro oba omuliro okuggweerako ddala, kitegeeza nti emmotoka ebeera tekyasobola kutandika. Kino kisobola okuva ku bbaatule nga y’enfu oba nga omuliro ...
Tuli mu mulembe gw’abakyala okulowooza nti okuba n'obwagazi , olina kubaako ddagala ly’onywa, ly’olya oba lye weesiiga ekintu ekikyamu kuba oluusi eddagala eritundibwa liba terikakasiddwa bakugu wadde ...
Omusuubuzi alaajanye lwa mukazi atawulira amulumiriza okumuzaalamu abaana n’atabalabirira.
Ekikwekweto ekibaddemu okugobagana n'okusikangana ebitogi mu Kampala , kiyodde abagambibwa okuba abakyamu 42.
WABALUSEEWO okusika omuguwa mu kibiina omwegattira abattakisi mu Uganda ekya Federation of Uganda Taxi Operators, (UTOF) oluvannyuma lw’abamu ku bakulembeze mu kibiina kino okulumiriza ssentebe waabwe ...
Ebyavudde mu DNA nga April, 4, 2025, bikakasa nti - Nganwa Rugari, eyafudde yabadde azaalibwa Chris Rugari, wadde ng’abaana abalala akasengejja kaabawandula, okuggyako eyasooka yekka.
OMULABIRIZI wa West Buganda omuggya, Gaster Nsereko avumiridde ekibbattaka ekisusse ensangi zino mu bitundu by’eggwanga eby’enjawulo.