News

Bano beetondedde abantu olw'amasanyalaze agabadde gavaavaako wiiki ebbiri eziyise nga nga tebannawayo buyinza eri ekitongole kyamasannyalaze ekyazze mu mitambo ki Uganda Electricity Distribution ...
SSENTEBE wa disitulikiti ye Nakaseke Ignatious Koomu Kiwanuka yerayiridde nga bwatagenda kutitiibya basomesa abekibogwe e Nakaseke ekiviriddeko abayizi okugwa ebigezo olw’obugayaavu bwa basomesa.
KATIKKIRO wa Buganda Charles Peter Mayiga asabye ekibiina Kya NRM okusowaza eby'obulamu bwa Bannayuganda.
ABATUUZE be Panda PL e Luzira balaajana olw’embwa ezisusse okutayaaya ku kitundu nga zibamaliddewo ebisolo n’ebinyonyi nga balina obweraliikirivu nti zijja kutandika okuluma abantu. ABATUUZE be Panda ...
MMEEYA we Nakawa Paul Mugambe agumizza abatuuze be Kinawattaka e Mbuya abalinaanye omwala gwa Katoogo abaalagiddwa okusenguka nti bagenda kukola ekisoboka kyonna okulaba nga bazooka kuliyirirwa nga ...
OLUKIIKO lw'obusiraamu mu disitulikiti ya Luweero lugye obwesigwa mu ssentebe waalwo lwa kweyigirau.kwekalakaasa kw'okuwakanya Mufuti Shabam Mubajje okweyongeza ekisamja Ali Ndawula Sekyanzi ...
BOFIISA ba poliisi babiri basindikiddwa mu kkomera lwa kukuba muntu ne bamutuusa obuvune. Ababiri bano kuliko AIP Hadali Kenneth ne Police Constable Alex Katungi nga bonna baserikale ba kkooti ekuuma ...
Abakozi ba gavumenti abasoba mu 3,200 bebaganye okwanjulira Kaliisoliiso eby’obugagga byabwe.
OMUYIMBI David Lutalo alagidde abamugeegeenya okukikomya.
EKITONGOLE ky’amasannyalaze ekya UEDCL kifulumizza emiwendo emipya, egigenda okusasulwa bakasitoma, nga kiddiridde UMEME okuvaawo gye buvuddeko.
EBIPYA bizuuse ku nfa y’omuwala Martha Murari Ahumuza 23, eyafiira mu bbaala ya Mezo Noir Bar e Kololo mu Kampala gye yali agenze okucakalira.